Bino bye bimu ku by'okuyiga bye tuba nabyo mu kibiina kyaffe. Mu ssomo lino, tuyiga ku ngeri gye tubala abantu okuva ku omu okutuuka ku kkumi.
-------
Here are some of the lessons we cover during the class.
In this lesson we learn about numbers of counting people from one to ten.
Bino bye bimu ku ebyo ebiyigiribwa abayizi ba Sitegedde nga bigwa mu ssomo ly'obuwangwa n'ennono za Buganda.
----
These are some of the lessons we teach under culture and traditions of Buganda.
Bino bye bimu ku by'okuyiga bye tuba nabyo mu kibiina kyaffe. Mu ssomo lino, tuyiga ku ngeri gye tubala abantu okuva ku omu okutuuka ku kkumi.
-------
Here are some of the lessons we cover during the class.
In this lesson we learn about numbers of counting people from one to ten.
Bino bye bimu ku bibuuzo bye tuwa abayizi okwegezaamu okuyita mu week. Bibayamba okufuna emboozi n'abantu be babeera nabo awaka.
----
This is some of the home work material we give to our learners.
It helps them to practice conversing in Luganda at home.
Weewale okujjukiza bano ebyayita!!
Yigiriza omwana empisa ennungi
Sitegedde Foundation Showcase, Review and Development day where both Learners and guardians shared their views about the programme.
Sitegedde Foundation yeetaba mu Ttabamawanga w'Olulimi Oluganda eyasookera ddala okubaawo, eyassa essira ku kukulakulanya
Olulimi Oluganda.
--------
Sitegedde Foundation took part in the inaugural International Conference focusing on the development of the Luganda Language.
Sitegedde Foundation ekozesa obugologoosi okusomesa Olulimi Oluganda
--------
Sitegedde Foundation uses animation to teach the Luganda Language.